AMAWULIRE

AMAWULIRE смотреть последние обновления за сегодня на .

ATUNDA AMAWULIRE YAGATTAKO OKULIMA AMATOOKE N’EMMWANYI. TAJULA.

4353
87
8
00:06:11
04.04.2023

Mu mboozi yaffe y'omulimi asinga Bukedde TV ekuleetedde Philly Lubega ng'akunyumiza engeri obulimi bwe yayingira okwongera ku nnyingiza gye gufuuse omulimu ogumuweera ddala ssente ezikyusizza obulamu bwe. Empaka z'Omulimi asinga zitegekebwa Vision group, nezivujjirirwa ekitebe kya Budaaki mu Uganda, KLM airlines, bbanka ya DFCU n'e Koudjis. Don't forget to subscribe to our channel and follow us on links below: 🤍 🤍 🤍 🤍 Agataliikonfuufu 03 04 2023 Omusomi Kuteesa George William #bestfarmer #harvestmoney #agataliikonfuufu #bukeddetv #farming

Amawulire agasooka ku NTV mu 2006

87240
1210
68
00:05:01
08.12.2014

Nga ennaku z’omwezi 18/12/2006, NTV yagenda ku mpeewo wakati mu kulindirirwa. Amawulire agasooka ku mpewo gasomwa oluvanyuma lwa Ssabiiti emu. Nga NTV ejaguza emyaka munaana, tuwayizaamu n’abasomi bamawulire abatandikira ddala omulimi guno, nebatubuulira bwebyali . Okuva ne leero tujja kuba tukutusaako ebikwataga nebintu ebyenjawulo mu NTV nga tukuza emyaka omunaana.

Amagye gagamba abakubye ab’amawulire ba kukwatibwa

21692
149
44
00:05:54
21.08.2018

Abakulu mu UPDF bayisizza ekiragiro okukwata abaserikale bonna abeenyigidde mu bikolwa ebimenya amateeka nga bagezaako okukakkanya obujagalalo mu Kampala jjo ku Mmande. Okusinziira ku mwogezi wa UPDF Brig. Richard Karemire, buli aliko ekive kyeyakoze omw’abadde n’okukuba ab’amawulire kati abali ku bisago agenda kukisasulira ye ng’omuntu. For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍

ESSUUBI ERI ABABUNDABUNDA: Abaana basomesebwa mu bukodyo bw’okusaka amawulire

2046
50
3
00:03:57
25.06.2022

Waliwo abaana b'ababundabunda mu nkambi y'e Bidi bidi abalina ekirooto ky'okubeera bannamawulire abatendekeddwa ku myaka emito okusaka agaffa mu nkambi yabwe nga beyambisa amasimu kiyite Mobile Journalism. Bano amawulire ge basaka gatekebwa ku mutimbagano gwa you tube ng'era bagasoma buli lunaku lwa nga 20 ensi yona lwebeera ekuza n'okujjukira eddembe ly'abannonyi b'obubudamu. Amawulire ge basoma gayambye okukonjoola ebimu ku bizibu ebibasomooza, nga bafuna obuyambi okuva mu bavugyirizi. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍

UCC eyisizza ebiragiro ku Mikutu gy'Amawulire

523
3
0
00:03:42
09.12.2022

Gavumenti eyisizza ebirayiro ebipya ebinagobererwa emikutu gy’amawulire okukunganya empereeza ennungi eyabaliko obulemu ku mikutu ja mawulire. Enteekateeka etongozedwa akulira ekitebe Kya mawulire Ofwono Opondo nga aliwamu nekitongole ekivunanyizibwa ku bifulumira ku mpewo ekya Uganda communications commission wano ku imperial Royale mu Kampala. 🤍 🤍 Don't forget to subscribe to our channel and follow us on links below: 🤍 🤍 🤍 🤍 AGABUUTIKIDDE 09 12 2022 Omusomi Ismail Nsubuga Omusasi #ucc #agataliikonfuufu

Minisita w’amawulire awakanyizza eky'omukuumi wa Minisita Engola okuba nti abadde abanja omusaala

13766
188
59
00:11:11
02.05.2023

Join this BBS Terefayina family to get access to perks: 🤍 #BBSGambuuze #BBSAgeesigika #BBSKATI Subscribe to Our Channel For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍 Watch Live on 🤍

Mu yiga okuyiiya tugenda kulaba omuwala Brenda Kwagala eyasoma amawulire kati nga ayokya byuma

1090
26
6
00:04:52
13.01.2023

Mu yiga okuyiiya tugenda kulaba omuwala Brenda Kwagala eyasoma amawulire kati nga ayokya byuma. Brenda okwokya ebyuma yakuyigira ku jjajja we nga kati emyaka 6 ayola ssente. #AgafaEyo #SparkTvUganda For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍

Paasita Manjeeri atusomedde amawulire ku Bukedde Tv mu ga Ttuntu.

1290
14
4
00:11:02
22.11.2021

Alambuludde ku bufumbo bwe obwamenyeka . Asabye abasajja abayitiridde okumukubira amasimu mbu bamwewangurire, basooke bamuwe akadde akkakkane mu kiri kyeyavuddemu. Don't forget to subscribe to our channel and follow us on links below: 🤍 🤍 🤍 🤍 Ttundu.

Amawulire mu Luganda #UBCLeero - Live Stream

892
4
0
00:33:50
06.01.2018

GOOD EVENNING GLAD TO HAVE YOU LIVE ON OUR STREAMING CHANNEL

Wuuno Omusajja Amaze Emyaka 43 Ng’atunda Amawulire, Akuguzeemu Ekibanja

4546
81
11
00:06:40
06.09.2022

Okutunda amawulire, mulimu ogunyoomebwa kubanga abagasoma balondemu. Wabula e Masaka, omwami Kabeera Matia ow'emyaka 58 obulamu bwe kumpi bwonna abumaze atunda mpapula zamawulire. Omulimu guno yagutandika alina emyaka 15 era aliko ebirungi byagufunyemu wadde n’okusomooza kungi #BBSGambuuze #BBSAgeesigika #BBSKATI Subscribe to Our Channel For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍 Watch Live on 🤍

Frank Walusimbi yawumudde ensiike y’amawulire

7437
136
15
00:06:32
30.04.2022

Munnamawulire Frank Walusimbi olunaku lw’eggulo yawumudde ensiike y’amawulire twogeddeko n’abantu abenjawulo abawangade ne Walusimbi okutubuulira ebimu kwebyo eby’enkizo byebabadde bamumanyiiko naddala mu kisaawe kino ekya Amawulire. Frank Walusimbi y’omu kwabo abaatandika amawulira ga Agafa Eyo ku Spark Tv gooli mukulaba. #AgafaEyo #SparkTvUganda For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍

Amawulire Galina Ebbeetu Mu Uganda? Abaagala Okukola Amawulire Mugumye Emigongo

1085
4
0
00:03:00
03.05.2019

#Journalism #NBSUpdates #NBSAmasengejje Bannamawulire basabye bekikwatako okukwasisa amateeka naddala ku batyoboola eddembe lya bannamawulira nga ssinga tekikolebwa, amawulire gandifuuka ekyekokkolwa gyebujja. Nga tukuza olunaku lwa bannamawulire olwaleero, twogeddeko ne bannamawulire abenjawulo nebatubuulira ebimu kwebyo ebibanyigiriza mu mulimu gwaabwe wabula bonna bakkaatiriza kimu nti "For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today. bit.ly/NextMediaUG Download the app on iOS: bit.ly/nbstvapp Android: bit.ly/nbstvandroid Follow Us on Twitter: 🤍 Facebook: 🤍 Youtube: bit.ly/NextMediaUG"

#AgafaEmbuga | Amawulire amatongole okuva mu Bwakabaka

251
5
0
00:29:20
22.01.2023

Join this BBS Terefayina family to get access to perks: 🤍 #BBSGambuuze #BBSAgeesigika #BBSKATI Subscribe to Our Channel For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍 Watch Live on 🤍

#AgafaEmbuga | Amawulire amatongole okuva mu Bwakabaka

113
2
2
00:35:05
30.04.2023

Join this BBS Terefayina family to get access to perks: 🤍 #BBSGambuuze #BBSAgeesigika #BBSKATI Subscribe to Our Channel For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍 Watch Live on 🤍

Basatu battiddwa mu bubbi.

31686
98
15
00:02:20
24.10.2018

Babadde batigomya abatuuze buli kiro. Don't forget to subscribe to our channel and follow us on links below: 🤍 🤍 🤍 🤍 Maganjo Agataliiko mu ttuntu: 23.10.2018

OKUTENDEKA ABASAKA AMAWULIRE: Abagasakira Entebbe basoomoozezza abalala

1494
34
0
00:03:55
03.05.2022

Mu kukuza olunaku lw’abamawulire olwaleero katulabe abamawulire okuva mu bitongole ebyenjawulo eNtebbe abataddewo ekifo okutendeka abayizi abasoma ebyamawulite nga babawa obukugu obwenjawulo ku bwerere . Bano bakola studio ya radio, ne Tv saako empapula era nga bino bikozesebwa okuyigirza abayizi mu matendekero okusaka , okusunsula sako okusoma amawulire. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍

OMUSUMBA YEEKAKATIKA KU MUZUNGU N'AMUGAGAMBULA OBUMULI

22576
208
175
00:02:32
19.01.2023

Kkooti ye Nakawa nga ekubirizibwa omulamuzi Ritah Newumbe Kidasa esindise mu nkomyo omusumba Joseph Collins Twahirwa asumba ekkanisa ya Epikaizo Ministries International Bugoloobi.Kiddiridde omulamuzi okumusomera omusango gw’okukaka omuzungu omukwano. Don't forget to subscribe to our channel and follow us on links below: 🤍 🤍 🤍 🤍 Agataliikonfuufu:18.01.2023 Ssanyu Robinah Mweruka Ddamba taddeo Omusasi #agataliikonfuufu #Omusumba #Omuzungu #Kkooti

Ebiseera bya Idi Amin - Part 10 (Ab’amawulire mu biseera bye)

40048
365
78
00:06:53
18.04.2019

Mu mboozi yaffe ekwatagana ku mulembe gwa Amin leero katutunuulire embeera bannamawulire gyebakolerangamu , omuli nooyo eyagwamu ekiddumusi mu maaso ga Idi Amin. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍

Abakulira amawulire baagala gavumenti esasulire empewo

314
4
0
00:03:41
05.06.2020

Bannanyini mikutu baagala gavumenti etandike okuteeka mu mbalirira yaayo omutemwa gw’ensimbi eziri wakati ebitundu 2- 5 ku buli 100 nga zino zakusasuliranga mpewo ku mikutu egyenjawulo okunnyonnyola pulogulaamu za gavumenti. Bwebasisinkanye akakiiko ka paalamenti akakola kubyenfuna nga bakulembeddwamu Ssentebe wa waabwe Kin Kariisa, bategeezezza nti baagala gavumenti esasule emikutu gyamawulire obuwumbi e 15 bwebabanja basobole okuyimirizawo emikutu gyabwe mumbera ya COVID 19 eno

Agataliikonfuufu: Akasattiro Abaaziise omulambo bagusanze mu nnyumba entaana bagisanze nkalu.

56668
578
139
00:03:42
29.07.2021

Abatuuze basattidde oluvannyuma lwokuziika omulambo gw’omwana ate nebagusanga mu nnyumba ekiro. Bino bibadde ku Kyalo Kyoha mu Ggombolola y’e Bwera mu district y’e Kasese. Batemezza ku poliisi n’eggya neggyawo omulambo kyokka bagenze okusima entaana basanze nkalu! Don't forget to subscribe to our channel and follow us on links below: 🤍 🤍 🤍 🤍 AGATALIIKO NFUUFU 28 07 2021

Agataliikonfuufu; Kitalo! Omuwabuzi wa Pulezidenti ku nsonga z’amawulire John Nagenda afudde.

6042
65
32
00:04:19
05.03.2023

Omuwabuzi wa Pulezidenti ku nsonga z’amawulire John Nagenda afudde. Afiiridde mu  ddwaliro lya Medipal International mu Kampala gyabadde yaddusibwa okufuna obujjanjabi.  Mu kiseera kino ab’enganda bakungaanidde mu makaage e Muyenga okukuma olumbe  Don't forget to subscribe to our channel and follow us on links below: 🤍 🤍 🤍 🤍 AGATALIIKO NFUUFU 04 03 2023 Omusomi Paul Mayinja

#BBSAgafaEmbuga | Amawulire amatongole agava mu Bwakabaka

146
2
0
00:24:44
07.05.2023

Join this BBS Terefayina family to get access to perks: 🤍 #BBSGambuuze #BBSAgeesigika #BBSKATI Subscribe to Our Channel For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍 Watch Live on 🤍

MWEDDEKO BANNAFFE: Nabakooba atabukidde abafulumya amawulire amakyamu

1266
16
30
00:01:28
28.02.2021

Minisita W'ebyamawulire N'okulungamya eggwanga ayambalidde bannabyabufuzi ku ludda oluvuganya gavumenti ku kyayise okusaasaanya amawulire ag'obulimba nga gagendereddwamu okusiga obukyayi n'okutabangula eggwanga.Nabakooba agamba akageri okulonda gye kaggwa, kyekiseera eby'obufuzzi bitekebwe ebbali bannayuganda balowooze ku butya bwebayinza okwekulakulanya.Ono abyogeredde mu Lukungaana lwa bannamawulire lwatera okutuuza buli wiiki. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍

AMAWULIRE LEERO - 'LIVE' ne Marion Nakitene | 22nd June 2021.

189
1
1
00:00:55
22.06.2021

AMAWULIRE LEERO - 'LIVE' ne Marion Nakitene | 22nd June 2021.

Abakulembeze mu NUP Baziriridde Ssegirinya ne Ssewanyana Olukungaana Lw’amawulire, Ziizino ensonga

9566
218
62
00:04:22
29.03.2023

Join this BBS Terefayina family to get access to perks: 🤍 #BBSGambuuze #BBSAgeesigika #BBSKATI Subscribe to Our Channel For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍 Watch Live on 🤍

Amawulire: Abade atwalila bagandabe emere Ekibuye ekimotoka kimutomerede nateete

24532
214
68
00:04:26
28.04.2020

Join membership now link below 🤍 🤍

YOLESA EKITONE S2 | Wuuno omuto asomye amawulire nga Balunaba n'okwogerera firimu atabudde Mukulu

146703
2325
241
00:03:21
24.05.2021

#BBSGambuuze #BBSAgeesigika #BBSKATI Subscribe to Our Channel For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍 Watch Live on 🤍

Amawulire ga BBS geegokka Ageesigika - Bobi Wine #BBSKATI

2972
169
4
00:00:37
12.04.2023

Join this BBS Terefayina family to get access to perks: 🤍 #BBSGambuuze #BBSAgeesigika #BBSKATI Subscribe to Our Channel For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍 Watch Live on 🤍

Sijja kuva Kampala Nganye! Poliisi egobaganye n'abamenyi ba Mateeka mu Kibuga

18931
207
21
00:02:17
20.12.2022

Poliisi egobaganye n’abagambibwa okuba abamenyi b’Amateeka wakati mu kibuga. Kiddiridde okufuna abatemyako nti waliwo abasala abantu ensawo. Abalala abasangiddwa nga bazannya ludo bagudde mu bibookisi. Abakuuma ddembe bakola ky'amaanyi okukendeeza/ okulwanyisa obumenyi bw'amateeka obufumbekedde mu Kibuga Kampala nga bwetuzze tukulaga emboozi ezenjawulo Poliisi egobaganye n'abantu mu bikwekweto 🤍 Poliisi egobaganye n’abatamiivu mu bikwekweto bya ssekukkulu. 🤍 Okulwanyisa obubbi ku nguudo poliisi eyongeddemu amanyi. 🤍 Don't forget to subscribe to our channel and follow us on links below: 🤍 🤍 🤍 🤍 AGATALIIKO NFUUFU 20 12 2022 Omusomi: Ssanyu Robinah Mweruka Omusasi: Mutebi Sulaiman #agataliikonfuufu #police #lawbreakers #kampala #poliisi #uganda #bukeddetv

Ssaabasumba Ssemogerere akalaatidde abagasaka okwewale amawulire agasasamaza

1023
25
2
00:03:08
22.05.2022

Ssaabasumba w'essaza ekkulu erya Kampala Paulo Ssimwogerere asabye bannamawulire nebananyini mikutu okukomya okufulumya amawulire agasasamaza eggwanga wakati mukusomoozebwa kwebakoleramu nga okutulugunyizibwa.Ssaabasumba okusaba kuno akukoledde ku kigo key Katende e Mpigi mu missa gyakulembedemu mukukuza olunaku lwabanamawulire mu ssaza ekkulu rya Kampala.Ssaabasumba era asabye abakiriza okukomawo mu eklezia buli lwa sunday okutendereza omutoonzi oluvanyuma lwekirwadde kya Covid19 okukendeera mu bantu. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍

ETTEMU E NDEJJE MAKINDYE SSAABAGABO: Poliisi enoonya abasindiridde omutuuze amasa

17159
253
46
00:04:09
31.05.2023

Poliisi entandise okubuuliriza ku kuttibwa kwa kilaka(clerk) wa kampuni y'abannamateeka eya IBC eyasindiriddwa amasasi agawera agamutiddewo mu kiro ekikeseza olwaleero.Entiisa eno yagudde ku kyalo Kitiko - Birongo e Ndejje Makindye Ssaabagabo mu disitulikiti ye Wakiso. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍

Amawulire g'abaagalana abalemedde mu kikolwa gasasamazza abantu #Gyako Akawuuwo

50639
408
72
00:03:01
10.03.2020

#Gyakoakawuuwo Join membership now link below 🤍

Poliisi ekubye omuvubuka amasasi mumagulu.

239884
1267
0
00:03:35
01.01.2020

Alumbye omukazi n'abaana lwa kumuloopa. Don't forget to subscribe to our channel and follow us on links below: 🤍 🤍 🤍 🤍 Bwaise Agataliikonfuufu: 01.01.2020

AMAWULIRE MU LUGANDA UBC LEERO - LIVE STREAM JANUARY 7TH 2018

1259
5
0
00:32:03
07.01.2018

Tugoberere; 🤍ubc.ug Twitter: 🤍ubctvuganda Facebook: UBC TV

AMAWULIRE MU LUGANDA UBC LEERO - LIVE STREAM JANUARY 8TH 2018

184
1
0
00:22:37
08.01.2018

Tugoberere; 🤍ubc.ug Twitter: 🤍ubctvuganda Facebook: UBC TV

OLOWOOZA AMAWULIRE GAYAMBYE OKUTUNDA AMAKIRABU? | Sanyuka Endiba Yaffe

112
1
0
01:18:41
18.06.2020

#SanyukaUpdates #EndibaYaffe "For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today. bit.ly/NextMediaUG Follow Us on Twitter: 🤍 Facebook: 🤍 Youtube: bit.ly/NextMediaUG"

Назад
Что ищут прямо сейчас на
AMAWULIRE rejselvog moviegasm lada поппи плейтайм nuevo sumeru 迫田 Amy AKANE LIV LIXIL ANIME Hedmark audi rs3 veggies Rus dub pagecover sukha aloo sabzi 三立iNEWS kuronekonoheya